Etteeka Ku 'SACCO' Kyaddaki Lifulumye

0
811

Ababadde banyaga banabwe nga bakozesa olukujukuju lwokubawola ensimbi bubakeredde, anti etteeka erigenda okufuga ebibiina bya sacco wamu nabakola ogwokuwola ensimbi bayite ba money lenders omukulembeeze amaze okulisaako omukono, nga kino kitegeeza nti ababadde babba abalala bubakeredde.