Ettemu mu Kabarole

0
986

Mu district ey’e Kabarole ebyalo ebiwerako bisigadde ttayo, oluvannyuma lw’abatuuze okumyumyula engugu nebeetegula omutawaana oguguddewo.
Bino bigudde mu muluka gw’e Mugusu abantu abatannamanyika bwe batemudde omujaasi eyabadde azze mu luwummula ku nkomerero ya wiiki ewedde.
Olukongoolo abatuuze balusimbye ku kibiina kya ba kanywamusaayi abava e Kasese.