Gavumenti Yeegaanye FUFA, Tetumanyi Bonna

0
444

Akakiiko akakulira eby’emizannyo mu ggwanga ka National Council of Sports olwaleero keegaanye ebibinja 2 ebikaayanira okufuga omupiiira, omuli ekibiina kya FUFA n’ekibinja kya Dan Walusimbi abaabadde beekalakaasa eggulo.
Bino bibadde mu lukiiko olutudde ku kitebe e Lugogo.