KCCA Ewuttudde Villa 3-0

0
601

Ttiimu ya KCCA eyongedde okwenywereza ku ntikko ya liigi y’eggwanga bwewuttudde SC Villa goolo 3-1 mu mupiira ogubadde ku kisaawe kya Phillip Omondi e Lugogo olwaleero.
Paul Muchwerezi, Derrick Nsibambi ne Joseph Ochaya bebatebedde KCCA goolo zaayo nga kati ebala obubonero 28 ku ntikko y’ekibinja.