Luttamaguzi Tawumulanga, Abaana Babanja

0
611

Emyaka kati gisoba mu 30 bukya Edidian Luttamaguzi attibwa mu bukambwe abaserikale ba UNLF olw’okugaana okuloopa eyali kulira abayeekera mu kiseera ekyo, Yoweri Kaguta Museveni gye yali yeekukumye.
Omusika we Semanda Luttamaguzi agamba nti bamaze emyaka n’ebisiibo nga baagala okulaba president Museveni bamulombojjere ebizibu byabwe naye amakubo gonna mazibe.
Ka tulabe ebisingawo.