Micho Asunsudde Abazannyi 40 Ku Luo

0
506

Omutendesi wa ttiimu ya Uganda Cranes Micho olwaleero asunsudde abazannyi amakumi 40 abagenda okwongera okutendekebwa nga ttiimu yetegekera okwetaba mu mpaka za AFCON ezinaayindira e Gabon omwaka ogujja.
Bano bebagenda okwongera okutendekebwa era nga mwemunajjibwa abazannyi 23 abanaabera ku ttiimu eneekikilira eggwanga.