Minisita Kasolo Agumizza Abasuubuzi

0
696

Abasuubuzi b’omu Kampala baweereddwa amagezi bave mu ppokopoko w’ebyobufuzi naye bakolera obusuubuzi obw’omuzinzi beegobeko obwavu.
Minisita akola ku by’okuwola ensimbi Kyheyune Haruna Kasolo agambye nti gavt erina sente ez’okuwola abantu abeegattidde awamu, kwe kubawa amagezi beekolemu ebibiina bayambibwe, bave mu ddoyiddoyi oyo ataggwa.