Mmengo Enoonya Bamusingansimbi

0
1357

Obwakabaka bwa Buganda butandise enteekateeka ey’okukulaakulanya ettaka lyabwo mu district y’e Wakiso ne Kyaddondo nga bazimbako ennyumba ezebbeeyi ate nga nsaamusaamu mu kugula.
Mu kiseera kino, bano bali mu kunoonya basiga nsimbi abagenda okukola omulimu guno kisobozese okukulakulanya ettaka lya Buganda.