Mmengo Eyogedde Ku By'abavubuka B'e Bugerere

0
783

Obwakabaka bwa Buganda buyimiriza abavubuka ababadde balina enteekateeka ez’okwolekera essaza lye Bugerere okununula embuga y’egombolola ye Bbaale.
Bino byonna bigoberedde abakulembeeze babavubuka wano mu Buganda okuvaayo nebalangirira nga bwebagenda okulumba Bugerere basigukulule abanyala abefunza embuga ya Buganda.