Museveni Asisinkanye Bamusigansimbi

0
351

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni akolokose abavunanyizibwa ku kutumbula ebyobulambuzi mu ggwanga baagambye nti tebalina kyebakoze kutumbule Uganda byerina eri amawanga ag’ebweru.
Pulezidenti okukambuwala abadde asisinkanye abasiga nsimbi abamuno n’abebweru okusala entotto okulaba engeri gyebayinza okukolaganira awamu okutumbula ebyenfuna by’eggwanga n’ebyobulambuzi byerina.