Mutebi Owa KCCA Asunsuddwa Mu Za FUFA

0
546

Omutendesi wa ttiimu ya KCCA FC Mike Mutebi y’omu ku batendesi FUFA benokoddeyo nga abaliko kyebakoze mu kuzimba omuzannyo gw’omupiira mu ggwanga era nga ono avuganya n’abatendesi abalala okuli owa Vipers George Nsimbe ne Allan Kabonye owa ttiimu ya Onduparaka.
Omu ku bano y’anasitukira mu ngule y’omutendesi ow’omwaka mu mpaka za FUFA Awards.
Aisha Nassanga awayizzamu kko n’e Mike Mutebi era amukubidde ttooci ng’omwaka bwegumutambulidde mu nsiike y’ebyemizannyo.

TagsFUFA