Nabasa Awangudde Eza Pool e Masaka

0
505

Omuzannyi wa Pool Joram Nabaasa yeddiza ekikopo ekya Masaka Open Crown bweyakubye Mansoor Bwanika mu lugoba olwasanyusizza abalabi ekiro kya jjo.
Empaka zino zagendereddwamu okujaguza ekyaasa eky’okusatu nga ziyinda era nga gyayindidde wali ku Club Kelin mu kabuga k’e Nyendo mu Masaka.