Namakula Waakuzannya Golofu W'ensimbi

0
1240

Nnantameggwa w’omuzanyo gwa golf mu bakyala Flavia Namakula tasuubirwa kubaawo omwaka ogujja 2017 okweddiza engule ye gye yaaakawangula emirundi 5. Namakula ategeezezza NBS nti wiiki eno nga tennagwaako agenda kuzannyira nsimbi ebunaayira.