Nankulu wa KCCA Akukulumidde Gavumenti ku Nguudo

0
649

Olunaku lwa leero Nankulu w’ekibuga Kampala Jenniffer Musisi asiibye atalaaga ekibuga okulambula omulimu gw’okuzimba enguudo n’emyaala wegutuuse, wano mu kibuga Kampala.
Nankulu mu kulambula kuno alaajanidde gavumenti okugezaako okumuwa ssente mu budde kimusobozese okukola omulimu guno obulungi.