NBS Ewadde Aboogezi B'ebitongole Ssente

0
630

NBS TV ewaddeyo obukadde bwa siringi 80 okudduukirira enteekateeka etegekeddwa ekibiina ekitaba aboogezi b’ebitongole ebyenjawulo egendereddwamu okusiima kampuni eziweerezza obulungi.
Ensimbi zino zigenda kuyamba abategesi okuyisa ebirango, n’okuweereza emikolo gyabwe butereevu ku TV.