Okuggala Kwa Makerere Kwandikosa Ey'emizannyo

0
1268

Okuggalawo kwa Makerere University tekutaataganyizza byanjigiriza byokka wabula nebyemizannyo bikoseddwa kyenkanyi.
Okusinziira ku bakulira ebyemizannyo ku ssettendekero ono ssaako ne bakagizannya, tebalina kyebakyayinza kukola era emirimu gyabwe gyonna giyimiriziddwa olwekiragiro kya Pulezidenti.
Web Daniel Sebakggye atuuseyo nayogerako n’aba ttiimu ya Yunivasite eno eya Rugby.