Okusaba Kwa Kamoga ne Banne Kugobeddwa

0
1184

Kkooti etaputa ssemateeka egobye okusaba kw’a ba maseeka omwenda ababadde bawakanya okuwozesebwa mu kkooti enkulu ewozesa egya nnaggomola.
Ba maseeka bano omwenda be bamu ku abo 13 abavunaanibwa ogwokutta ba maseeka mu ggwanga era nga bawozesebwa mu kkooti y’emu eyo.
Mu mpaaba yaabwe bategeezezza kkooti nti ssabawaabi wa gavumenti talina bujulizi bumala kubawozesa kkooti kyeganye.