Olutalo Lwa Kkookolo Lukyali Luzibu Nnyo

0
690

Gavumenti yawano ne bannakyewa bamaze ebanga nga balwanyisa ekirwadde kya kkokolo nga bayita mukusomesa bantu era nokubawa obujanjabi obwenjawulo nga nobumu bwabwerere.
Naye ekyenaku kwekuba nti abantu baangi nokutuusa olwaleero tebalina kyebamanyi ku bulwadde bwa Kokolo nga bwobabuuza ekibukwatako bakuddamu nti babuwulira buwulizi nga tebafuddeyo wadde okugenda okwekebeza.