Omanyi Abaakanoonyereza ku Makerere?

0
752

Newankubadde omukulemebeze w’eggwanga yassaawo akakiiko okubuuliriza ku bizibu bya Makerere University, guno sig we gusoose okukikola. Akakiiko ka Dr Abel Rwendeire kagenze okussibwawo nga gavumenti kyejje efune alipoota ey’akakiiko ka Prof Francis Omaswa, akaabuuliriza ku bizibu by’ebimu. Olwaleero ka twekkenneenye obukiiko obuzze bussibwawo ku Makerere.