Omanyi Ekireeta Endwadde Z'ekibumba?

0
664

Obulwadde bw’ekibumba obumanyiddwa nga Hepatitis B bwebumu ku birwadde ebizinya Bannayuganda oluguje ensangi zino naye nga ekyembi bangi tebabutegera nti oli atuuka n’okufa ng’abanu be tebategedde kimusse.
Mu Asiika Obulamu olwaleero tukuleetedde emboozi ya mwaana mulenzi Obanki Boniface yoomu ku Bannayuganda abatono abasobola okwekebeza naye n’asangibwa n’ekilwadde kino