Omukazi Emmekete Anoga Nsimbi mu Magumba

0
851

Obuteeganya mirimu nsonga nkulu nnyo eri oyo yenna anoonya okwekulaakulanya.
Ku mulembe guno abakyala bangi tebakyetuulako, bakeera nnawankya okwenoonyeza ekikumi, era abalya ku ntuuyo zabwe baweze.
Olwaleero mu katundu kaffe omukazi emmekete, tukuleetedde maaama w’abaana eyenyumiriza mu kutunda amagumba g’ebyennyanja, ge bayita Fillet.