Omulamuzi Simon Byabakama Mugyenyi Yaani?

0
731

Simon Byabakama alondeddwa okukulira akakiiko k’ebyokulonda mulamuzi mu kkooti ejulirwamu.
Ebyafaayo bye biwanvu kyokka ebimu ku bijjukirwa nti bweyali akyali mu wofiisi y’omuwaabi wa gavumenti yeyakulembera oludda oluwaabi mu musango ogwavunaanwa Dr Besigye ogw’obuliisa maanyi.