Omulembe Guno: Olujjuliro Bannakibuga Tebalumanyi

0
1323

Bwobuuza abaana ab’okumulembe guno oba nga bamanyi kyebayita olujuliro, wakiri abamu obatumba e mbale ku bigere magenda namadda naye nga tebakunyonyodde, kuba abasinga betulira ku ntebe nebakabya ebijiiko newuuma. Olujuliro kyaba nga kikulu nnyo, anti n’empisa ezisinga omwana yaziyingira nga wano.