Omumbere Mumukwate Bulungi – Mmengo

0
1684

Katikkiro waBuganda Charles Peter Mayiga asabye gavumenti eyongere okunyweza ebyokwerinda by’omulangira Qassim Nakibinge.
Katikkiro okwogera bwati kiddiridde okuttibwa kwa Shk Major Muhammad Kigundu eyakubwa amasasi ku nkomelero ya wiiki eyakaggwa kyokka nga era kigambibwa nti n’omulangira Nakibinge y’omu ku bassibwa ku lukalala lwa basiraamu abatirimbulwa.