Omusawo wa Poliisi Abutaabutanye Mu Gwa Kamoga

0
1120

Amamala okuva mu kkooti gavumenti olwaleero eyanjudde omujulizi no. 9 mu musango oguvunaanibwa ba sseeka, be bateebereza okuba n’ekkobaane mu kutemulwa kw’abakulembeze b’obusiraamu.
Omujulizi ono ye musawo Madrama Charles, wabula aswalidde mu kkooti, bw’akakasizza nti yeekebeggya abasibe 2 n’akakasa nga balaamu bulungi, kyokka bwe bamulagidde okubalondoba mu basibe abalala n’alemererwa.