Owa Boodabooda Attiddwa mu Bukambye

0
1125

Gibadde miranga ku kyalo kye Nkumba Central mu Town Council y’e Katabi abatuuze bwebagudde ku mulambo gwo Okello Micheal omuvuzi wa bodaboda ku stage yo ku buyinja nga gusuliddwa mu nemiro okumpi ne namaka gabaana abatalina mwasirizi aga Suubi Childeren Home ku luguudo lwe Kasenyi.