Paapa Francis Yatulekera Emikisa – Kalidinaali

0
1196

Omutiibwa Emmanuel Kalidinaali Wamala yoomu ku Bannayuganda abalyoyi b’emyoyo abalaabye ba paapa bonsatule abaakakyala mu Uganda. Wadde yali ku mwanjo nnyo mu nteekateeka z’okukyaza omutuukirivu paapa John Paul ow’okubiri, mu kukyala kwa paapa Francis yakola gwa buwi bw’amagezi. Prossy Margaret Kisitu, awayizzaamu naye.