Pepsi Ereese Ekipya ku Katale

0
1186

Kkampuni ya Crown Beverages ekola soda ekika Pepsi, Mirinda, Mountain Dew nebirala esabuukuludde ekyokunywa ekirala ekizzaamu amaanyi oba kiyite Energy Drink.
Ekyokunywa kin ekituumiddwa Sting kyekireeteddwa ku katale okuvuganya nebyokunywa ekika kino ebirala aba Crown Beverages byabagamba nti ate Sting abisinzeeko nga nensabika yaakyo yamulembe okukira ebirala sso nga ate ssi wabulabe.