Pikipiki za Poliisi Zikola Booda e Jinja – Kayihura

0
1159

Sabapoliisi wa Uganda Gen Kale Kayihura atabukidde basajja be abaweebwa Pikipiki okulawuna ebitundu naye nga kati bazikozesa byabwe nabalala bazivuga nga Boda Boda.
Gen Kaihura agamba nti agya kufafagana nebofiisa bano kuba bebavuddeko nobumenyi bw’amateeka okuddamu okweriisa enkuuli mu bitundu ebitali bimu.