Poliisi Esubizza Besigye Ennyonyi N'ayomba

0
693

Eyavuganyaako ku ntebe y’eggwanga munna FDC Dr Kizza Besigye aguddewo n’ekigwo enkya ya leero, poliisi bwe yeekiise mu kkubo lye bwetyo n’emulesa okulinnya ennyonyi ebadde emutwala ebunaayira.
Besigye abadde akedde ng’agenda ku kisaawe e Ntebe, akwate ennyonyi emutwale e South Africa, kyokka kimubuseeko okutuuka ebweru nga poliisi etadde emisanvu mu kkubo erigenda ewuwe.
Wabula amavannyuma agavaayo gakakakasizza nti bamulese n’agenda…