Prof Kanyeihamba ku Kakiiko K'e Byokulondo Empya

0
1190

Eyaliko omulamuzi mu kooti ensukulumu George William Kanyeihamba, agamba nti akakiiko kebyokulonda akalondeddwa kandiba ekigumaaza ng’ente esula ku Kyoto, kuba abalondeddwa bayinza okuba abangu okukozesebwa omukulembeeze.
Kanyeihamba agamba nti wadde omulamuzi Byabakama wakitibwa akyayinza okumaliriza ng’akola ebyo abamuwadde omulimu byebagala kabibe nga bikyamu.