Sseeka Akaabye Ng'awa Obujulizi mu Kkooti

0
1223

Seeka Haruna Jjemba agambibwa nti naye yawonera watono okuttibwa mukiwenda ky’ekitta basiramu ekyaliwo wakati wa 2012 ne 2014 leero alabiseeko mu kooti okuwa obujulizi. Ono awatali kuluma mu kigambo abuulidde kkooti nti enkaayana mu bakulembeze babasiramu z’ezavaako okutingana kuno naye mweyali alugendedde.