Ssentebe W'ekyalo Atemuddwa mu Bukambwe

0
1059

Abatuuze b’oku kyalo kikubya mu Ggombolola ye Gayaza e Kyankwanzi baguddemu ekikangabwa oluvannyuma lw’okusanga omulambo gwa ssentebe waabwe eyattiddwa mu bukambwe nga gusuuliddwa mu lujja lwe.
Mutabani we gweyasembyeyo okwogera alowooza nti okufa kwa kitaawe kuyinza okuba nga kwavudde ku misingo gya ttaka gyawoza.