Ssenyange Avudde mu Kalulu ka USPA

0
1265

Nga bannamawulire abasaka ag’emizannyo beetegekera okulonda abakulembeze b’ekibiina enkya ku lw’omukaaaga, Leon Ssennyange alangiridde nga bw’avudde mu lwokaano.
Ssennyange abadde avuganya ne Sabbiiti Muwanga ayagala ekisanja eky’okubiri ku kifo ky’obwa president w’ekibiina kino USPA.

TagsUSPA