Tiimu ya Congo Brazaville Etendekeddwa Leero

0
581

Tiimu ya Congo Brazil etendekeddwa mu kisaawe ky’e Nakivubo nga yeetegekera Uganda Cranes mu mupiira ogw’okusunsulamu abanaavuganya ku kikopo ky’ensi yonna e Russia mu 2018.
Omuzibizi wa ggoolo afunye obuvune mu kutendekebwa kuno, wabula gwo omupiira gwa kunyumira mu kisaawe e Namboole olw’omukaaga luno.