Uganda Etongozezza Ekolero Lya Bbomu

0
1263

Uganda mu butongole yeggase ku mawanga abiri wano mu Africa agakola ebyokulwanyisa okuli Misiri ne South Africa.
Ekkolero lya Uganda eryebyokulwanyisa omukulembeze weggwanga lino mwami Museveni yalitongozza oluna llweggulo wali mukibangirizi kya makolero e Nakasongola. Ekolero lino ligenda kukola Bbomu nebintu ebirala.

TagsBombs