UNRA Esusse Okwewulira – DOTT Service

0
789

Omuganda agamba nti Bwa ddene… ligambwako nnyini lyo, kale n’abakulira kkampuni ankozi y’enguudo eya DOT services baloopye ekitongole ekivunaanyizibwa ku nguudo mu ggwanga ekya Uganda National Roads Authority (UNRA) eri paalimenti nga baagala babagambireko.
Abakola enguudo bagamba nti abakungu ba UNRA basusse okubatulugunya wadde nga ebiseera ebisinga nebwebaagala okwogerako nabo, babeepena.