Minisita Kasolo Bamuwabidde Lwa Bitabo

0
1202

District y’e Rakai eyolekedde obutasigaza mubaka yenna oluvannyuma lw’omubaka abadde teyeemulugunyizibwako era nga ye minisita yekka aliyo Haruna Kyeyune Kasolo okuwawaabirwa mu mbuga ku byekuusa ku bitabo.
Rakai eno erina ababaka mukaaga kyokka nga abataano ku bano bawawaabirwa emisango egyenjawulo omuli ebbula ly’ebitabo n’okubba obululu negibasinga era nebajulira.