Abakazi Bawabuddwa Kukuuma Ebitabo

0
1051

Abakyala abakakalabiza egyabwe mu butale bawereddwa amagezi okukakasa nti buli kyebakola bakisaako obuwandiike nga kino kijja kubayamba okumanya enyingiza n’enfulumya saako nokubagulirawo emikisa eri abagala okubayamba ku kikwatagana n’okubawola ensimbi.