Abatabufu B'emitwe B'eyongedde e Kabarole

0
1042

Abavubuka e Fortpotal bwobasanga batambula beyogeza boka nabokka, tobuuza lwaki bakola kino, enjaga gyebakomoota bangi ebasudde eddalu.
Abakugu bagamba nti abavubuka abasinze okwononeeka bebali wakati w’emyaka 18 ne 20 nga nekisinga okwenyamiza nti n’ekimbe kya mukenenya kati kibasenkenya okufa obufi.