Emmekete: Ono Ensimbi Aziggya Mu Bukebe

0
1603

Obbwavu gyebukomye okuluma bannayuganda nabo gyebakomye okuyiya awokugya ekikumi. Anti ssente kati batuuse nokuzigya mubukkebe omugyira eddala lya lya mukenenya erya ARVS.
Mubukkebe buno mwana muwala Barbara Kemigisa nga naye mullwadde wa mukkenya mmwagya ssennte ezimuyimirizaawo kati okumala ekiseera.