Gavumenti Efummudde Ebyalo Mukaaga

0
910

Abatuuze abakunukkiriza mu mutwalo ogumu n’ekitundu tebakyakomba ku mpeke ya tulo, gavumenti ebawadde nsalessale wa nnaku 21 baamuke ettaka kwe baasenga, egamba nti baalisengako mu bukyamu.