UCCI Baziimudde Ekiragiro Kya Minisita W’ebyobusuubuzi

0
1094

Ekibiina ekitaba bannamakolero n’abasuubuzi ekya UCCI baziimudde ekiragiro kya minisita w’ebyobusuubuzi Ann Amelia Kyambadde, basazeewo okutegeka okulonda abakulembeze babwe, newankubadde minisita yali abayimirizza.
Bano bagamba nti ekibiina kyabwe tekifugibwa ministry ya bya busuubuzi, n’olwekyo baakuloinda nga 16 Dec.
Minisita yali ayimirizza okulonda kuno ng’agamba nti waliwo ebyetaaga okusooka okutereeza.