2016 Uganda Ekoze Bulungi ku Ddembe – UHRC

0
1247

Akakiiko akalera eddembe ly’obuntu wano mu Uganda kavumiridde ebikolwa ebyokutta abantu nga bwekyalabiddwa e Kasese saako n’okutemulwa kwabakulembeze bobusiraamu.
Akakiiko kagala bonna ababadde emabega w’ebikolwa bino ebyettima bakolebweko ng’amateeka bwegagamba, kuba ekyakolebwa kuba kulinyirira ddembe lyabuntu.
Uganda leero yegasse kunsi yonna okukuza olunaku lw’eddembe ly’obuntu naye kiizuliddwa nti kulya bakyala ekyali bubi.

More News