Aba FDC Basabidde Ab'e Kasese

0
883

Banna FDC wano mu Kampala bakedde ku kitebe kyabwe okusabira emyoyo gyabagenzi abafiira mu kanyolagano akaali e Kasese wamu naabo abali mu makomera, ssaako okusabira emirembe gidde mu kitundu ekyo.