Abacayina Boogedde ku Ky'okubagoba

0
1008

Nsalessale ow’ennaku e 14 Paalimenti gweyawa aba China abakola obulimu obutonotono obwandikoleddwa bannayuganda abalese basobeddwa eka ne mu kibira nga tebamanyi wakutandikira.
Wabula abakulu mu kitongole ekivunanyizibwa ku bayingira n’abafuluma eggwanga bagamba nti ennaku ezawereddwa abaChina ntono ate nga zajjidde mu bbangha ttono nga kale kiyinza n’okufiiriza Uganda nga ensi mu byenfuna. Anthony Namara akola mu kitongole kino agamba nti obuzibu ssi ba China wabula amateeka g’eggwanga ge manafu.

More News