Abakuumi B'omusinga Abalala Baleeteddwa e Jinja

0
534

Ebyokwerinda bikedde kwongerwamu maanyi mu kibuga Kasese ng’abambowa amakumi 30 n’abantu ba bulijjo abagambibwa okwetaba mu lutalo olwali ku lubiri lw’omusinga, batwalibwa e Jinja okusomerwa emisango gyabwe.
Poliisi egamba nti okubatwala e Jinja bamaze kufuna mawulire nti abantu b’e Kasese babadde bateekateeka kwekalakaasa.

More News