Abaliko Obulemu Bakukkulumye Lwa Mirimu

0
1112

Abalema okuva mu district ey’e Masaka bakuzizza olunaku lwabwe kyokka nga beemulugunya ku kukusosolebwa bwegutuuka mu ngabana y’emirimu. Abaliko obulemu bano beefumitirizza ku mbeera zaabwe naddala engeri gyebanaasobola okulwanyisaamu obwavu.