Abalunnyanja Basimatusimatuse Okubbira

0
788

Abantu 30 okubadde ne munnamawulire wa NBS, Sunday Sebaggala beebasimattuse okufiira mu nnyanja Nalubale oluvannyuma lwa yingini y’ekinaala kwe babadde baseeyeeyeza okukutuka ekiwujjo.
Ekinaala kino kibadde kiva ku mwalo gw’e Kigungu e Ntebe nga kyolekedde kaaya mu bizinga by’e Ssese.