Abalwanirizi B'eddembe Basonze Ewaawa Obuzibu e Kasese

0
563

Akakiiko k’eddembe ly’obuntu wano mu ggwanga aka Uganda Human Rights Commission kafulumizza ebyo byekaakanonyerezaako mwekanokoleddeyo ensonga mwenda ezivuddeko obusambattuko mu kitundu kino eky’e Kasese.
Alipoota eno eyekiseera efulumiziddwa leero ku kitebe kyabwe nekategeeza nga abakwatibwako bwebalina okukola ekisoboka okutunula mu nsonga zino omwenda emirembe bwegiba gyakuddamu okubukala.